Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 337 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omwana abuze e Namulonge

February 23, 2022 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya CID Chalres Twiine avuddeyo nategeeza nga omwana omuwala Precious Kateme 16 bweyabula okuva e Namulonge. Omusango gwomuntu okubula gwaguddwawo ku Poliisi e Kasangati CRB 08/2022.
ย 
Poliisi esaba oyo yenna amanyi gyali okukuba ku 0707601030 oba okutemya ku Poliisi yonna emuli okumpi.