Omwami we Gombolola ya Mutuba IV Masekkati atuuziddwa.

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwami we Gombolola ya Mutuba IV Masekkati atuuziddwa.
Atuuziddwa ye Henry Kawuma Male n’abamyukabe okuli, Hajji Ntege Moses Musisi, Muwanga Mpiima ne Hajji Muhammed Ndawula Mutabaazi. Omwami w’essaza Mawokota Oweek Gabriel Kabonge yamutuuzizza kulwa Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu e Mengo.
Kaggo Agnes Nakibirige Ssempa wamu n’omumyukawe Hajji Muhammad Magandaazi omukolo bagwetabyeko.
Share.

Leave A Reply