Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
omuzeeyi ayogedde ebitakwatagana
December 5, 2018 · Mubiru Ali
Dr. Emmanuel Ssajjalyabene Lumu agambibwa okubba ettaka lya Namukadde Rosemary Nabukenya e Makarere Kivulu mu Kagugube Zone yatabudde akakiiko akanoonyereza ku mivuyo gy’ettaka ak’Omulamuzi Catherine Bamugemereire bweyayogedde ebitakwatagana.
Dr. Lumu ono nga wa myaka 102 obwedda ebibuuzo ebimu ebimubuuzibwa yabadde abivaako n’ayogera bintu birala ebitalina kakwate konna ku byabadde bimubuuzibwa.