Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 216 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Sports

Omuzannyi amaze emyaka 2 mu coma azze engulu

March 27, 2020 · Mubiru Ali

#SimbaSportsUpdates;Omusambi wa AFC Ajax Abdelhak Nouri ‘Appie’ nga Muddaaki azze engulu oluvannyuma lw’emyaka 2 n’emyezi 8 nga ali mu coma. Nouri yaggwa mu kisaawe mu July 2017 oluvannyuma lw’okufuna ekisago ku bwongo mga afunye ‘Cardiac arrhythmia’ mu pre-season nga bazannya omupiira ogw’omukwano ne SV Werder Bremen.