Breaking
News: Ate lubadde nate aaa….okwewandiisa mu Ngule kwengedde. News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 242 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Omuyizi wa pulayimale afiiridde mu kabenje.

November 10, 2015 · Mubiru Ali

Gabadde maziga ku kyalo Bulere mu Mityana, omuyizi wa pulayimale bw’akooneddwa mmotoka kika Kya Tata n’afiirawo.

Ssendege Julius abadde muyizi mu ssomero lya Baakijjulula pulayimale, yabadde avuga kagaalike ng’ava ku ssomero akawungeezi akayise bw’atyo emmotoka n’amukoona era n’emuttirawo. Omulambo gwatwaliddwa mu ddwaliro nga police bw’ekola okunoonyereza.