Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Omuyizi atiddwa e Lubaga
May 15, 2019 · Mubiru Ali
Omuyizi ow’omwaka ogwokusatu ku Nkozi University Raphael Walugembe yakubiddwa amasasi agamutiddewo ekiro ekikeeseza olwaleero ku ssaawa nnya ez’ekiro mu maka g’abakadde be mu Church Zone e Nateete okuliraana Lungujja Kitunzi.