Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live

Omuyimbi Willy Mukaabya ali mu mbeera mbi

August 26, 2020 · Mubiru Ali
Omuyimbi wa Kadongokamu Willy Mukaabya embeera gyalimu eyungula ezziga ng’olumbe lumubala embiirizi, talina nakyakulya. Mukaabya agamba nti olw’ekirwadde kya #COVID-19 ekigoyezza eggwanga ng’omulimu gweyali afunamu ensimbi ogw’okuyimba gwateekebwako envumbo.
Mu bangi abamuduukiridde mwe muli abawuliriza ba Radio Simba ne HE. Prof. Sir. Gordon Babala Kasibante Wavamunno abavuddeyo okulaba nti afuna eky’okulya n’okujanjabwa.