Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Omuyimbi Omah Lay ne banne bateereddwa
December 15, 2020 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti y’e Makindeye ow’eddaala erisooka Okumu Jude Muwone awandiikidde ekkomera ly’e Kitalya nga aliragira okuyimbula omuyimbi Munnansi wa Nigeria Stanley Omah Didia Omah Lay, Temilade Peniyi aka Tems n’abalala 6 ababadde avunaanibwa nabo ku musango gw’okugezaako okusaasanya ekirwadde ekikambwe.
Omulamuzi agambye nti Gavumenti ejje enta mu musango guno. https://youtu.be/wyMZqtrRHZ4