Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,129 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Omuyimbi Clever J agudde ku kabenje mu kiro…

November 28, 2025 · Radio Simba

Omuyimbi Clever J agudde ku kabenje mu kiro ekikeesezza olwaleero, Mutabani we Jeremiah Muwonge gwabadde naye amenyese okugulu. Ddereeva Paul, afiiridde mu Ambulance ebadde ebaleeta e Mulago. Omuyambi we Power King ye amenyese amagulu gombi ssaako okulumizibwa ennyo mu lubuto.
Bano babadde bagenda Kitgum ku kivvulu.
#ffemmwemmweffe