Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 340 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Omuwandiisi omukulu mu Minisitule ya ICT, Aminah Zawedde,…

January 5, 2026 · Radio Simba

Omuwandiisi omukulu mu Minisitule ya ICT, Aminah Zawedde, avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa nti Gavumenti erina enteekateeka okuggyako yintaneeti wiiki ejja nga tuli mu kalulu kabonna. Zawedde ategeezezza nti Gavumenti tenalagira yadde okulangirira nti egenda kugiggyako. Ono alabudde era najjuukiza Bannayunga nti okukola ‘live’ wamu n’okulaga okwekalakaasa kwonna ‘live’ tekukirizibwa kuba kuteeka abantu ku bunkenke.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#UgandaDecides