Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 278 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omuwala eyatiddwa e Wakiso ategeerekese

November 2, 2020 · Mubiru Ali
Omulambo gw’omukyala eyatiddwa nasuulibwa ku nsiko e Ssanga ku luguudo oluva e Matugga okudda e Ssemuto ategeerekese nti ye Rashidah Nakato Nakalyowa 22, nga abamusse bamaze kumusobyako n’oluvanyuma ne bamutta.
Ono abadde mutuuze w’e Bugulube Ssanga nga okuttibwa yabadde yakava mu lumbe e Kyaggwe wabula bweyatuuse awaka newabaawo abamukubidde essimu nebamuyita bwagenze okukya olunaku lw’eggulo nga bamusse.