Breaking
News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
Sports
Omuwagizi yegatta mu kifaananyi kya Man U nga tebategedde
January 20, 2021 · Mubiru Ali
#SimbaSportsNews;
Mu mwaka gwa 2001 mu kikopo kya UEFA Champions League mu mupiira ogwali wakati wa FC Bayern München aka Bayern Munich ne ttiimu ya Manchester United omuwagizi wa Man U eyali ayambadde omujoozi gwayo yayingira ekisaawe neyefuula omu ku bazannyi baayo neyekubya n’ebifaananyi nabo.
Ekyewuunyisa nti mpaawo yamutegeererawo.