Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Omuwagizi wa People Power afiiridde e Mulago

August 5, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Munnakisinde kya People Power – Uganda eky’Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine nga muyimbi Ziggy Wine afiiridde mu ddwaliro e Mulago ekiro ekikeesezza olwaleero.
Ono yawambibwa abantu abatanategeerekeka wiiki eziyise nebamukuba okutuusa okuvaamu eriiso, nebamusalako n’engalo bbiri saako okumutwalako ebintu bye n’oluvannyuma nebamusuula mu ddwaliro e Mulago.