Omuwagizi atonedde Pulezidenti Museveni obukadde 10

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyabadde e Kisolo olunaku lw;eggulo waliwo omwami omu Moses Ruhimbaza eyamuwadde obukadde 10 bumuyambeko okunoonya akalulu. Pulezidenti Museveni yategeezezza nti ensimbi zino agenda kuzikozesa okuyamba okutambuza ba agent ne ba mobilizer ba National Resistance Movement – NRM.
Share.

Leave A Reply