Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Sports
Omuvuzi w’emotoka z’empaka afudde
April 23, 2019 · Mubiru Ali
Edwin Kalule, Kkyampiyooni wa ‘2018 two wheel drive’ yafudde. Kigambibwa nti yafudde buvune bweyafunira mu motoka z’empaka eza Southern Motor Club e Masaka oluvannyuma lw’emotoka ya Susan Muwonge okumulemerera natomera abawagizi be.
Kalule abadde muwagizi wa Susan Muwonge.