Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 211 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omuvubuka yeetuze lwa muwala kumugaana.

January 6, 2016 · Mubiru Ali

Omuvubuka wa myaka 20 yeetuze lwa muwala gw’abadde ayagala okufubirwa omusajja omulala.

Omuvubuka ono nga abadde musuubuzi asangiddwa emmanju w’enju ye nga alengejjera ku muti nga waliwo n’akabaluwa akagamba nti ” Kannette olwokubanga Brenda yangaana ”. Omuwala ono eyafumbiddwa omusajja omulala ye Namiiro Brenda era nga bino bibadde ku kyalo Bukalenzi mu gombolola ye Malongo mu disitulikiti ye Mayuge.

Lino litusakiddwa Solomon Baleke.