Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
Omuvubuka ow’emyaka 26 atemyetemye omukazi.
November 25, 2015 · Mubiru Ali
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kawalawala ekiri mu Municipali ye Mubende, omuvubuka wa myaka 26 atemyetemye omukazi n’afiirawo.
Sserunkuuma Francis (26) asanze omukyala mu nnimiro eyamwazikibwa okuva eri kitaawe w’omuvubuka.
Police etandise omuyiggo wano nawali e Mubende.