omuvubuka bamusanze n’ebifaananyi by’abawala abalala 12

Omuvubuka gwe baakutte ku by’okuwamba abawala n’abatta abakuumaddembe bamukunyizza n’abalaga ekibaasa ekirimu ebifaananyi by’abawala 12 by’agamba nti byali bya baganzi be.

Wabula waliwo okutya nti abamu ku bano ayinza okuba nga yabatta n’abaziika mu ngeri yeemu nga bwe kyabadde ku Namusoke ne ku mwana Elvis Kibuule gwe yawambye e Bulenga n’amutta omulambo n’agukweka mu kisiko mu Wakiso.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
aba national bank of commerce balabiseeko mu kakiiko ka cosase