Poliisi y’e Gganda etaasiza omuvubuka ku batuuze ababadde bataamye obugo nga baagala kumugajambula oluvannyuma lw’okumusanga mu nnyumba y’omutuuze ng’abba.
Wilson katamba y’asangiddwa mu nnyumba ya Byamungu ng’abba ebintu omubadde Ggamubutusi, ensuuluulu n’ebirala.
Poliisi ng’ekulembeddwamu Adamu Kimuli bazze mangu ne bataasa Katamba nga mu kiseera kino akuumibwa ku pollisi e Gganda.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.