Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 335 listening Simba FM Live

Omuvubuka akubiddwa amasasi mu magulu e Bulambuli

September 4, 2020 · Mubiru Ali
Alex Mabonga, nga mutuuze ku kyalo Butts, mu Muluka gwe Bufumbula mu ggombolola y’e Nabbongo, e Bulambuli aweereddwa ekitanda mu Ddwaliro lya Mbale Regional Referral Hospital oluvannyuma lw’okukubwa amasasi mu magulu gombi abantu bagamba nti babadde bakuuma omu ku besimbyeewo mu kamyuufu ka National Resistance Movement – NRM.