Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Omuvubuka agambibwa okubba emotoka e Kabowa akwatiddwa
July 25, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force e Kabowa evuddeyo nekwata omuvubuka agambibwa okubba emotoka Corona 190. Ssebina Mark yabba emotoka nnamba UAJ 713M nga 16/7/2020 okuva e Kabowa Church zone, Rubaga Division, Kampala.
Ono yakwatiddwa nga 24/7/2020 natwala Poliisi wa gyeyabadde yateeka emotoka eno ku New Life Auto Garage ku luguudo lw’e Busabala mu Makindye Division, Kampala.
Babadde batandise okupangulula emotoka eno.