Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
omuvubuka abbye essimu ku mwana namutuga
February 19, 2019 · Mubiru Ali
Abatuuze ku kyalo ky’e Kasanje babuutikiddwa ekikangabwa omuvubuka Steven Kyagyulanyi bwasangirizza omuyizi w’essomero Kasirye Gordon 15 nga abadde asomera ku Kasanje High School mu Siniya ey’okubiri namuwamba namubbako essimu ate oluvannyuma n’amutuga n’amutta.