Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 88 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

omutuuze atiddwa mubukambwe e kira

January 21, 2019 · Mubiru Ali

Entiisa ebuutikidde abatuuze b’e Kito A Kirinnya Bweyogerere mu Munisipaali y’e Kira oluvannyuma lw’abatuuze okusanga omulambo gwa munnaabwe nga yatiddwa mu bukambwe omulambo ne gusuulibwa mu kitoogo.Charles Mukungu 40 abadde omukozi w’essigiri yeyatiddwa mu nzita etannategeerekeka oluvannyuma omulambo gwe ne gusuulibwa mu kitoogo gye gusangiddwa nga guvunze oluvannyuma lw’okumala ennaku ssatu nga bamunoonya.