Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live

Omutuba ogwagwa guzeemu ne gwesimba

May 28, 2020 · Mubiru Ali


Enkuyanja y’Abantu yeeyiye ku Kyalo Bukule mu Muluka gw’e Mpatta mu Ggombolola y’e Mpatta mu Disitulikiti y’e Mukono okulaba omuti ogwagwa emyaka ebiri egiyise ogwazzeemu ne gwesimba.
Omuti guno omutuba kigambibwa nti embuyaga ye yagusuula era ne gutemebwamu amanda, olwo ne wesigalawo ekikonge kya ffuuti nga ttaano obuwanvu era kye kigambibwa okusituka.
Munnamawulire wa Radio Simba Waguma Kisuule alondodde ensonga eno n’agijunganyaamu alipoota eno; https://youtu.be/GFoVUoLAYIo