Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,358 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Omuti ogwatemwa 2013 guzzeewo

May 20, 2016 · Mubiru Ali

Ensi ย n’ensi ekuluumulukuka okuva mu bitundu ebyenjawulo mu disitulikiti ye Buyende okwelorera ku muti ogwatemwa emyaka esatu emabega nga guzzeewo nga bwegwali.

Omuti guno guli mu maka g’omusumba Irene Mukose ku kyalo Nkondo mu ggombolola ye Ndorwa mu Disitulikiti ye Buyende nga abeelabiddeko n’agaabwe bagamba nti omuti guno gwatemwa era abatuuze nebatemako n’enku wabula kibabuuseeko bwebasanze nga guzzeewo.

Wabula abamu bagufudde mugano nga basomboola bintu okuli enkoko, embuzi kwesabira bugagga namikisa.