Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,090 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omutanda afundikidde okulambula kwe mu Busiro.

October 8, 2015 · Mubiru Ali

Leero Omuteregga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ย 11 akomekkerezza okulambula kwe mu Ssazalye erya Busiro .

Ssaabasajja amaze ennaku ssatu nga alambula abantu be mu ssaza lya Busiro wakati mu kutuukiriza eky’obuwangwa kya Bulungibwansi abeerawo buli mwaka .

Emikolo emikulu gibumbujjidde ku kitebe ky’essaza e ย  Ssentema mu Busiro .

Ssaabasajja asabye abantube okwongera okujjumbira e mikolo gya Buganda ate wamu n’okuuma obuyonjo nga beewala okusaasaanya obuveera .