Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,330 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Omutamiivu atomeddwa eggaali y’omukka – Tororo.

May 24, 2016 · Mubiru Ali

Owori Micheal yaatomeddwa eggaali y’omukka mu bitundu bye Tororo bwabadde ava mu kirabo ky’omwenge okwesiwa a magengere wabula bw’atuuse ku luguudo lw’eggaali y’omukka n’atava mu luguudo omugoba w’egaali y’omukka agezezzaako okumukubira engombe ng’afuuyura ndiga mulere era naamusaabala.

Ye ayogerera Police mu kitundu kino Kamurya Soward akakasizza akabenje kano era n’alabula abantu okwewala ennyo okukozesa oluguudo luno kubanga mu mateeka eggaali y’omukka tetomera wabula ggwe ogitomera.