Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Omutaka Kasujja ow’ekika Ky’engeye omuggya ayanjuddwa ewa Katikkiro

Omutaka Kasujja ow’ekika Ky’engeye omuggya ayanjuddwa ewa Katikkiro
 
Kakande Sheba ye Kasujja omuggya ow’omunaana (VIII) nga azze mu bigere bya Hajji Mohamood Minge Kyesimba, eyava mu bulamu bwensi gyebuvuddeko.
 
Katikkiro w’Ekika ky’Engeye, Katuluba Ssebunya Bbuno, yayanjudde Omutaka ewa Katikkiro nga ennono bwegamba.
 
Katikkiro Mayiga asinzidde wano naakubiriza Ebika byonna okufaayo okutumbula eby’obuwangwa n’ennono nga bakozesa tekinologiya kino kisobozese okukulaakulanya Ebika wamu n’okugatta bazzukulu baabyo.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort