Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 571 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Omutaka Kalibbala ayanjuddwa

August 7, 2019 · Mubiru Ali
Katikkiro bamwanjulidde omutaka omuggya ow’ekika kye Nsenene, Adnan Ssozi Kalibbala ow’emyaka 4, Ono azze mu bigere bya Kalibbala eyaseeredde Ssozi George. Katikkiro w’ekika kye Ensenene Robert Mujabi Kajubi yayanjulidde Kamalabyonna omutaka omuggya e Bulange.
ย 
Katikkiro asabye abakuza b’omutaka omuggya bamuwe ebbeetu okukola byayagala kubanga akyali mwana muto. Era asabye ebika byonna okugoberera ennono eyitibwamu okufuna omutaka w’ekika.