🗳️ Omusuuga Charles Kayondo Kamurasi, 80, avuddeyo nayanukula Batabani be okuli: Prince Patrick Mpuuga ne Prince Solomon Nyaika: “Amawulire agabadde gafuluma nti bamukutte hahaha babiwandiise. Bankubidde essimu nebagamba nti amawulire ogalabye nti ye…. baleke boogere balikoowa. Owulidde. Kakati naawe ebyo byongamba… mu famire temuyinza butabeeramu njawukana, bibaawo naye tebirina maanyi. Gyebinaggwera nga tutudde wamu, nga tulya tunywa!…”
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

