🗳️ Omusuuga Charles Kamurasi; “Bajja wano nga batugamba nti ekiragiro kivudde wa CDF (Muhoozi Kainerugaba). Nali sisobola kubikiriza, nenoonya Gen. Tumukunde, ekyewuunyisa CDF yali tamanyi ku nteekateeka zaffe. Batooro banange omulabe wa Tooro ayagala okutusuula ali mu ffe mmwennyini si webweru awangaala naffe.”
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

