🗳️ Omusuuga Charles Kamurasi avuddeyo nakakasa Edward Rukidi Kijanangoma Nyabongo I nga Omukama wa Tooro omuggya agenda okutuuzibwa nga 29-September-2026 mu Lubiri e Karuziika mu Fort Portal nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yasuubirwa okubeera omugenyi omukulu.
Omusuugu era awakanyizza eky’omwana agambibwa okubeera emitala w’amayanja nga wa Omukama Oyo eyava mu bulamu bw’ensi.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

