Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 235 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omusuubuzi omututumufu akubiddwa mizibu.

November 17, 2015 · Mubiru Ali

Omusuubuzi omututumufu mu Lugazi mu Disitulikiti ye Buyikwe, akubiddwa emiggo egibuzeeko okumutwala e kalannamo.
Kaliisa Simon eyakubiddwa agamba nti abaamukubye yabalabye nga bamugoberera era yategeddeko nti baabadde bawagizi ba mubaka Ssali Baker, era ayongerako nti baabadde mu mmotoka ya Premio nga baliko ne zi Boda Boda.
Ng’ayogerako ne Simba, agamba nti naye yamaze dda okukola sitatimenti ku Police n’okubaggulako emisango.