Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 307 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Omusuubuzi asse Mukyalawe naye ne yeetuga.

September 9, 2015 · Mubiru Ali

Abantu be Iganga babuutikiddwa enkyukwe, omusuubuzi omututumufu Mugoloofa Muhammad Kasule atirimbudde Mukyalawe Omuto  Agnes Nakadama at oluvannyuma naye neyeeyimbamu ogw’akabugu.

Kino kizze nga waakayita ebbanga ttono ddala nga mutabani w’omusuubuzi ono atirimbudde mukyalawe era naasalirwa gwa kalabba.

Emirambo gyabano bombi gutwaliddwa ku Police okwongera okunoonyereza.