Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 755 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omusumba w’esazza lye Masaka, Rt. Rev. Serverus Jjumba akyaddeko embuga

March 5, 2020 · Mubiru Ali

Bwabadde amwaniriza, Katikkiro agambye nti eddiini etunyweza mu buwangwa n’ennono zaffe, n’olwekyo Bishop okujja e Mengo kabonero akalaga nti eddiini etegeera obuwangwa n’ennono.

Katikkiro yeebazizza omusumba olw’okutegeera ekika kye kubanga oyo ategeera ekika kye yategeera Kabaka.

Omusumba Jjumba yeebazizza Katikkiro olwa kaweefube w’emmwanyi terimba ayambye abantu okwekolera nebakyuusa embeera zaabwe.