Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 103 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Omusumba Bugingo awadde Uganda Cranes obukadde 32

September 12, 2016 · Mubiru Ali

Omusumba Aloysius Bugingo akulira ekkanisa ya House Of Prayer Ministries ku Canaan Land e Makerere Kikini akawungeezi akayise yasiimye ttimu ya Ugandas Cranes olw’omulimu amatende n’obuwanguzi obwebyafaayo bweyatuukako okuwangula Comoros ne yeesogga mu mpaka za African Cup Of Nations z’emaze emyaka 38  nga tekonga lusu.

Bugingo yabadde mu mukolo ogw’okuyozaayoza wamu n’okusabira tttiimu eno wali mu maka ga  House of Prayer Ministries . Mu mukolo guno Omusmba yawaddwa Uganda Cranes ensimbi eziwerera ddala obukadde 32 ere n’asaba abazannyo okwongera okukolera awamu , okwagaliziganya n’okwongera okuweesa Uganda ekitiibwa mu mpaka zino eziri e Gabon omwaka oguggya  .

Bo abazannyi ba ttiimu ya Uganda baayolesezza essanyu ppitirivu wali ku House of Prayer Ministries solw’okwaniorizibwa mu kitiibwa n’essanyu erya omujjirano .