Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 415 listening Simba FM Live

Omusomesa mu Yunivasite e Makerere yeeyambudde

April 18, 2016 · Mubiru Ali

Omusomesa Dr. Stella Nyanzi ku Yunivasite ye Makerere yeeyambudde naayita bute enkya ya leero  lwa kugobwa mu woofiisi. 

Akunnumbye obute musomesa mu Makerere Institute of Social Research nga akukkulumira Mahmood Mamdan okumugoba mu woofiisi ye .wabula oluvannyuma lwa bino akkiriziddwa okudda mu woofiisi ye era n’alayira okwongera okulwanirira ekifo kye .

Dr. Stella Nyanzi agamba nti kino ky’ekibadde eky’okulwanyisa kye kyokka era akiragidde ku mukutu gwa  ”Facebook” .