Omusomesa eyakuba omuyizi naafa asindikiddwa ku alimanda

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omusomesa Mubbala Peter avunaaniddwa omusango gwokukola ekikolwa ekyobulagajjavu ekyaviirako omuyizi okufa. Ono asindikiddwa ku alimanda mukkomera e Kitalya okutuusa nga 3 – Aug – 2021.
Mu 1997 etteeka lya Children Act (eryakolebwamu ennongosereza mu 2016) lyaggyawo ebibonerezo byabaana (corporal-punishment).
Share.

Leave A Reply