Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 182 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omusomesa eyabadde agenze okukekevvula omuyizi bamusanze n’obupiira bwa kiss

January 17, 2024 · Mubiru Ali

Abasirikale ba Uganda Police Force basanze obupiira bu kkalimpitawa ekika kya Kiss ne nnusu lukumi mu nsawo z’omusomesa John Senfuma eyabadde asendasenda omuyizi omuwala okwegatta naye. Ssenfuma bamukwatidde mu waabwe wa muwala mu nnyumba. Bwana Ssenfuma John kigambibwa nti musomesa ku ssomero lya Hillside College Mityana kigambibwa nti bazadde b’omuwala bakimanyaako nti asendasenda muwala waabwe mu by’omukwano nebamutega akatego bwatyo nagenda awaka yegatte n’omuwala ono ow’emyaka 16.