Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
Omusomesa asobezza ku baana 6 aba pulayimale.
October 23, 2015 · Mubiru Ali
Omusomesa wa myaka 29 mu Disitulikiti ye Lwengo agombeddwamu obwala police lwakusobya ku baana mukaaga aba pulayimale baasomesa.
Omusomesa amanyiddwa nga Mugisha Augustine agambibwa okusobya ku baana ba pulayimale 6 ne 7 nga bali wakati w’emyaka 12 ku 15 mu ssomero lya Balimanyankya pulayimale sukuulu.