Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 41 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Omusomesa akozesezza omuyizi we ow’emyaka 16

January 3, 2022 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwetandise okunoonyereza ku ngeri omusomesa ow’emyaka 42, Nanya Elizabeth agambibwa okusendasenda omuyizi we ow’emyaka 16 neyegatta naye nga takozesezza kapiira e Namungoona.
Poliisi byeyakazuulako biraga nti omukyala ono alina akawuka akaleeta mukenenya. Nankya yakwatiddwa naggalirwa ku Poliisi ya Old Kampala.