Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 746 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omusomesa agambibwa okwekakaatika ku muyizi we bimubijjidde

February 19, 2018 · Mubiru Ali

Police e Kamuli eriko omusomesa wa Pulayimale wa myaka ana (40) gwegombyemu obwala nga ateeberezebwa okukkira omuyizi we wa myaka mukaaga n'amugogombola obugogo .

Omusasi waffe Wanume Ramadhan e Kamuli atutegeezezza nti omusomesa ono wa ssomero lya Happy Times Primary School erisangibwa mu ggombolola y'e Namwendwa era nga kati akuumirwa ku Police y'e Namwendwa nga okunooyereza bwekugenda mu maaso.