Omusolo ku mobile money si kibonerezo kyokka wabula kunyigiriza muntu wa wansi – Hon. Kyagulanyi

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu agamba nti omusulo ogwaleteddwa sikibonerezo kyokka wabula kunyigiriza okusingayo eri omuntu wawansi. Ayongeddeko nti e Kyaddondo gy’ava Mobile Money si business kyokka wabula kyetaago kya bulamu eri abantu bonna.

Agamba nti omuntu okumufunako omusolo ku mobile money so nga kumpi buli kimu kyakola okifunako omusolo okugeza bwebamuweereza ssente waliwo ezitolebwako, bw’asasulwa omusaala bamutemako omusolo, bw’asasula fees z’omwana mu bank asasula omusolo ne mu bintu ebirala bingi nnyo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
omusawo w’ekinnansi eyawawabira kadaga yetonze