Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Omusolo ku mobile money guveewo – BoU

August 2, 2018 · Mubiru Ali

Kkampuni y’omukutu gw’amasimu eya MTN egamba nti ensimbi zebabadde bayingiza okuva ku mobile money  zisalise ebitundu 30 ku 100 nga wakayita omwezi gumu bukyanga gavumenti eteeka omusolo ku Mobile Money.

Aba Bank of Uganda bemulugunya nti ensimbi tezikyatambula kuba Bannayuganda  basalawo okutereka ssente zaabwe nga tebakyazitambuza nsimbi zaabwe ku mikutu gya Mobile Money. Bawabudde gavumenti okuggyawo omusolo guno kuba enkola ya Mobile Money ebadde eriko omusolo ogwa 15% Excise Duty ne 10% Withholding Tax.

Bank ya Uganda enkulu egamba nti okuva omusolo gwa mobile money bwegwatekebwawo mu wiiki 2 zokka ensimbi ezitambuzibwa zaali zisaliseeko ensimbi obuwumbi 672.