Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Omusirikale wa UPDF eyakubwa eriiso nerivaamu aleeteddwa e Mbuya

Omusirikale w’eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF Pte Niwanyine Alex eyalumbibwa e Bibia mu Disitulikiti y’e Amuru nakubwa eriiso nerivaamu bweyali agezaako okuteekesa ebiragiro bya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nkola eby’okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 agiddwayo mu Ddwaliro e Gulu naleetebwa mu Ddwaliro ly’amaggye erya Mbuya General Military Hospital okwongera okuweebwa obujanjabi.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort