OMUSIRIKALE WA UPDF BAMUKUTTE N’ESSANGA NGA ALITUNDA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bisolo by’omunsiko nga kiyita mu kitongole kyakyo ekirwanyisa okubiyigga ekya Wildlife Crime Unit nga kiyambibwako Uganda Police Force e Kasese bakutte omusirikale w’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF Lt. Ssekaja Haruna eyasangiddwa n’essanga.
Haruna nga musirikale mu nkambi y’e Kabamba Military e Mubende yeyasangiddwa n’essanga erizitowa kiro 23 mu ttawuni y’e Kasese nga agezaako okulitunda.
Share.

Leave A Reply