Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,213 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Omusirikale wa UPDF asindikiddwa mu nkomyo amaleyo emyaka 25 lwakutta muntu

July 3, 2020 · Mubiru Ali
Kkooti y’Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF eya Mountain Division e Kasese nga ekulirwa Lt. Col. Felix Nyero esalidde Pte Nyongesa Joshua ekibonerezo kyakumala emyaka 25 agimale mu Mubuku Government Prison lwakutta muntu ekikontana n’akawayiro 187 aka penal code act.