Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 182 listening Simba FM Live

Omusirikale wa Traffic eyatomeddwa afudde

May 26, 2020 · Mubiru Ali

Omusirikale wa Traffic NO. 59242 PC AYESIGYE INNOCENT eyatomeddwa emotoka ekika kya RAV 4 nga njeru nnamba UAS 597U afiiridde mu Ddwaliro ly’e Rubaga enkya yaleero. Uganda Police Force egamba nti ekyanoonya Ddereeva ono.