Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 353 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Omusirikale wa Poliisi eyanywa nagangayira balagidde akwatibwe

February 18, 2020 · Mubiru Ali

Inspector-General of Police (IGP) Martins Okoth-Ochola alagidde Omusirikale wa @Uganda Police Force ASP Yasser Masinde Okot, akwatibwe era avunaanibwe olwokufuuka ekingiringiri mu bbaala natuuka n’okwebaka ku ttaka. Ebifaananyi byomusirikale wa Poliisi ali ku ddaala lya ASP byasaasana ku Social Media ku lunaku lwa Sunday.
Okot yakulira Busoga East Region Information Communication Technology unit. Wabula kigambibwa nti Omusirikale ono atawanyizibwa obulwadde bwa sukaali era nga bamulabula okwewala okunywa omwenge omungi.
Banne bagamba nti emirundi mingi babaddenga bamukima mu mabbaala ag’enjawulo nga agudde.