Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 224 listening Simba FM Live

Omusirikale wa Poliisi bamufeze obukadde 70

August 8, 2018 · Mubiru Ali

Assistant Superintendent of Police (ASP) Frank Liga nga ye Officer in Charge wa Nakasero Police Post mu Kampala afereddwa abasajja basatu ababadde beyita abasawo b’ekinnansi nabamubbako obukadde 70. Bano bamugambye nga bwebaloose nga agobeddwa ku mulimu ggwe era ne bamuwa amagezi agende ku musawo w’ekinnansi gwe babadde bamaze okutegeka amuyambe. Poliisi egamba nti yatandise dda omuyiggo gwabanno.